Oluyimba luyingula amaziga!!!!

Oluvanyuma lwebbanga banakibiina kya NUP lwebakwatibwa nga tubatera okumalako omwezi gwa December 2020,muno nga mwalimu nomuyimbi Ali Bukeni amanyikidwa nga Nubian li ne banne.

Leero atadde oluyimba “tusabaala lyatto” nga muno mulimu emboozi jattotola.

Muluyimba luno, Nubian li ayovera kungeri ensi ye bwetaliimu mazima nabwenkanya era nga agamba “tetumanyi jetulaga”

Mubigambi bye Nubian li ayogera kumbeera abantu jebayitamu era eno yeyamuletera nokusibwa mukomera e kitalya okumala emyezi nga mukaaga naye nga nomusango gwebamuvunana tagulaba.

Leave a Comment